Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Maaki 27–Apuli 2

2 EBYOMUMIREMBE 5-7

Maaki 27–Apuli 2

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Omutima Gwange Gunaabeeranga Eyo Bulijjo”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 2By 6:29, 30​—Ebigambo bino ebiri mu ssaala ya Sulemaani bituzzaamu bitya amaanyi? (w10-E 12/1 lup. 11 ¶7)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2By 6:28-42 (th essomo 11)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Okuyita Abantu ku Kijjukizo: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma lw’oyo gw’obuulira okulaga okusiima, beera ng’amulaga vidiyo Okujjukira Okufa kwa Yesu era mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 3)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Oluvannyuma lw’omukolo gw’Ekijjukizo, tandika okunyumya n’oyo gwe wayise ku mukolo ogwo era oddemu ekibuuzo ky’alina ekikwata ku mukolo ogwo. (th essomo 17)

  • Okwogera: (Ddak. 5) w93-E 2/1 lup. 31​—Omutwe: Kiki Kye Tusaanidde Okukola Singa Wabaawo Embeera Eteebeereka Etulemesa Okubaawo ku Kijjukizo? (th essomo 18)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO