Buuka ogende ku bubaka obulimu

Okujjukira Okufa kwa Yesu

Okujjukira Okufa kwa Yesu

Buli mwaka, Abajulirwa ba Yakuwa bajjukira okufa kwa Yesu, nga Yesu bwe yalagira. (Lukka 22:19, 20) Tukwaniriza okubeerawo ku mukolo guno omukulu ennyo. Ojja kuyiga engeri obulamu bwa Yesu n’okufa kwe gye biyinza okukuganyulamu.