OMUNAALA GW'OMUKUUMI Maaki 2015 | Yesu Atulokola—Okuva mu Ki?

Atulokola okuva eri Omubi, atulokola tuleme kutuukibwako busungu bwa Katonda, oba atulokola kuva mu kintu kirala?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Ensonga Lwaki Twetaaga Okulokolebwa

Katonda ayinza okuteeka mu bantu ekirowoozo eky’okwagala okubeerawo emirembe gyonna naye ng’amanyi nti tekijja kutuukirira?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Onooganyulwa Otya mu Kufa kwa Yesu n’Okuzuukira Kwe?

Ensonga mukaaga okuva mu Bayibuli eziraga nti okuyitira mu kufa kw’omuntu omu abantu bangi basobola okufuna obulamu obutaggwaawo.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Omukolo gw’Okujjukira Okufa kwa Yesu—Gunaabaawo Ddi era Wa?

Mu 2015, omukolo ogw’okujjukira okufa kwa Yesu gujja kubaawo ku Lwokutaano, Apuli 3, ng’enjuba emaze okugwa.

ABASOMI BAFFE BABUUZA

Ddala Abakristaayo Basaanidde Okukuza Ppaasika?

Bannabyafaayo bagyogerako ki?

EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA

Jairo Aweereza Katonda ng’Akozesa Amaaso Ge

Wadde ng’alina obulwadde bw’obwongo obusingayo okuba obw’omutawaana, Jairo musanyufu era obulamu bwe bwa makulu.

Obadde Okimanyi?

Omutume Pawulo yaganyulwa atya mu kuba n’obutuuze bw’Abaruumi? Abasumba ab’edda baasasulwanga batya?

Ekirabo Ekigwana Okuweebwa Kabaka

Wadde ng’ebimu ku by’akaloosa bino bingi leero, mu biseera by’edda byabanga bya muwendo mungi nga zzaabu.

Bayibuli Eddamu Ebibuuzo Bino

Ku mukolo ogw’okujjukira okufa kwa Yesu, baani abasaanidde okulya ku mugaati n’okunywa ku nvinnyo?

Ebirala Ebyajulizibwako mu Magazini Eyakubibwa mu Kyapa

Twandisinzizza Ebifaananyi?

Ddala Katonda afaayo bwe tukozesa ebifaananyi nga tumusinza?