Olukuŋŋaana Olunene olw’Ennaku Essatu Olwa 2021

Olwokutaano

Programu y’Olwokutaano yeesigamiziddwa ku Lukka 17:5—“Twongere okukkiriza.”

Olwomukaaga

Programu y’Olwomukaaga yeesigamiziddwa ku Yuda 3—‘Mulwanirire nnyo okukkiriza.’

Ssande

Programu ya Ssande yeesigamiziddwa ku Matayo 21:21—“Bwe muba n’okukkiriza . . . , bwe kityo bwe kijja okuba.”

Ebirina Okumanyibwa Abo Abazze ku Lukuŋŋaana

Ebirina okumanyibwa abo abazze ku lukuŋŋaana olunene olw’ennaku essatu.