Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Tweyongere Okubuulira

Tweyongere Okubuulira

Wanula:

  1. 1. Leero bye tulaba

    Biranga enkomerero.

    N’olweky’a bantu, babuulirwa

    Kino bakimanye.

  2. 2. Ka tube bavumu,

    Katonda ’tuyamba.

    Atuwulira bwe tusaba.

    Atuwa ’maanyi ge.

    (CHORUS)

    Nga Yakuwa ’li naffe,

    Any’a naatutiisa?

    Tweyongere, kubuulira.

    Twolek’o bunyiikivu

    Tuw’o bujulirwa

    Wonna. Tetuddirira.

    Tetuddirira.

  3. 3. Tetulekulira.

    Kiseera kiweddeyo.

    Ka tweyongere, kubuulira.

    Tujja kuwangula.

    (CHORUS)

    Nga Yakuwa ’li naffe,

    Any’a naatutiisa?

    Tweyongere, kubuulira.

    Twolek’o bunyiikivu.

    Tuw’o bujulirwa

    Wonna. Tetuddirira.

    Tetuddirira.

    (BRIDGE)

    Lunaku lwa Yakuwa luli kumpi nnyo!

    ’Kutya tukuss’e bbali; tubunyise,

    Amazima.

    (CHORUS)

    Nga Yakuwa ’li naffe,

    Any’a naatutiisa?

    Tweyongere, kubuulira.

    Twolek’o bunyiikivu.

    Tuw’o bujulirwa

    Wonna. Tetuddirira.

    Tetuddirira.

    Tetuddirira.

    Tetuddirira.