Buuka ogende ku bubaka obulimu

Ebitonde eby’Omwoyo

Eggulu

Baani Abagenda mu Ggulu?

Abantu bangi balowooza nti abantu bonna abalungi bajja kugenda mu ggulu. Kiki Bayibuli ky’egamba ku nsonga eyo?

Yerusaalemi Ekiggya Kye Ki?

Ekibuga ekyo eky’enjawulo kikukwatako kitya?

Ddala Katonda Alina Ekifo ky’Abeeramu?

Bayibuli egamba nti Katonda abeera wa? Ne Yesu abeera Katonda gy’abeera?

Bamalayika

Mikayiri Malayika Omukulu y’Anil?

Era ayitibwa erinnya eddala ly’oyinza okuba ng’omanyi bulungi.

Sitaani ne Badayimooni

Ddala Sitaani Gyali?

Ddala Sitaani ndowooza mbi eri mu bantu, oba wa ddala?

Ddala Katonda Yatonda Sitaani?

Sitaani yava wa? Laba ensonga lwaki Yesu yagamba nti Sitaani “teyanywerera mu mazima.”

Sitaani Afaanana Atya?

Bayibuli bw’emwogerako ng’ogusota ogunene oba empologoma, eba eyogera ku ndabika ye?

Sitaani Abeera Wa?

Bayibuli egamba nti Sitaani yagobwa mu ggulu. Kati Sitaani abeera wa?

Ddala Sitaani Alina Obuyinza ku Bantu?

Sitaani abuzaabuza atya abantu, era oyinza otya okwewala emitego gye?

Ddala Sitaani y’Aleeta Okubonaabona Kwonna?

Bayibuli etubuulira ekiviirako abantu okubonaabona.

Ddala Dayimooni Gyeziri?

Badayimooni be baani? Bava wa?

Abanefuli Baali Baani?

Bayibuli egamba nti abo be “baali ab’amaanyi era abaatiikirivu mu biseera eby’edda.” Kiki kye tubamanyiiko?